9
OKUBEERWA OKUVA WAGGULU “OKUBEERWA OKUVA WAGGULU” ke katabo akakunngaanyi- zibwaamu ebyawandiikibwa ebifaanagana nga biggyibwa mu bitundu ebitali bimu ebya Bayibuli. Nzikiriza nti okunnyonnyola okusingira ddala okw’ebyawandiikibwa ye Bayibuli yennyini. Ekigambo kya Katonda kiva “waggulu” era mazima kya muga- so nnyo eri emitima egirumwa enjala n’ennyonta olw’obu- tuukirivu. Omuntu bwe yeenenya, naaleka ekibi, n’ayita Mukama Yesu Kristo okubeera mu mutima gwe, nakkiririza ddala n’omu- tima gwe Mukama Yesu Kristo ng’Omulokozi we, Mukama ajja kumwebikkulira era awe omutima gw’omukkiriza essanyu lye n’emirembe gye. Kino kyantuukako mu mwaka 1937 era okuva kw’olwo sisalangako okussa ekimu kuno okw’ekitalo ne Mukama. Nkukubiriza okwewaayo gy’ali kaakati ng’Omulokozi era Mukama wo bw’oba tonnaba kukikola. —Watson Goodman (1920-2002) ___________________________________________________________________ The Scripture text is from the Bible in Luganda by United Bible Societies Africa Regional Centre, Nairobi, Kenya. Used by permission. OKUBEERWA OKUVA WAGGULU Byakunngaanyizibwa Watson Goodman Ka Bwereere – Tekatundibwa

Help from above luganda

Embed Size (px)

Citation preview

Page 1: Help from above luganda

OKUBEERWA OKUVA WAGGULU“OKUBEERWA OKUVA WAGGULU” ke katabo akakunngaanyi-

zibwaamu ebyawandiikibwa ebifaanagana nga biggyibwa mubitundu ebitali bimu ebya Bayibuli. Nzikiriza nti okunnyonnyolaokusingira ddala okw’ebyawandiikibwa ye Bayibuli yennyini.

Ekigambo kya Katonda kiva “waggulu” era mazima kya muga-so nnyo eri emitima egirumwa enjala n’ennyonta olw’obu-tuukirivu. Omuntu bwe yeenenya, naaleka ekibi, n’ayita MukamaYesu Kristo okubeera mu mutima gwe, nakkiririza ddala n’omu-tima gwe Mukama Yesu Kristo ng’Omulokozi we, Mukama ajjakumwebikkulira era awe omutima gw’omukkiriza essanyu lyen’emirembe gye. Kino kyantuukako mu mwaka 1937 era okuvakw’olwo sisalangako okussa ekimu kuno okw’ekitalo ne Mukama.Nkukubiriza okwewaayo gy’ali kaakati ng’Omulokozi eraMukama wo bw’oba tonnaba kukikola.

—Watson Goodman (1920-2002)___________________________________________________________________The Scripture text is from the Bible in Luganda by United Bible Societies Africa RegionalCentre, Nairobi, Kenya. Used by permission.

OKUBEERWAOKUVA

WAGGULUByakunngaanyizibwa

Watson Goodman

Ka Bwereere – Tekatundibwa

Page 2: Help from above luganda
Page 3: Help from above luganda
Page 4: Help from above luganda
Page 5: Help from above luganda
Page 6: Help from above luganda
Page 7: Help from above luganda
Page 8: Help from above luganda
Page 9: Help from above luganda

www.wmpress.org Luganda HFA

Published in numerous languages by World Missionary Press as God suppliesfunds in answer to prayer. If you would like more copies for careful distribution,please write to us in English.

World Missionary Press, Inc.P.O. Box 120

New Paris, IN 46553-0120 USA

7-11

EKKUBO LYA KATONDA ERY’OBULOKOZINneetaaga Omulokozi.

Kubanga bonna baayonoona,ne batatuuka ku kitiibwa kyaKatonda. –Abaruumi 3:23

Kristo YanfiiriraKubanga era ne Kristo yabo-

nyaabonyezebwa olw’ebibi omu-lundi gumu, omutuukirivu olw’a-batali batuukirivu, atuleete eriKatonda. . . . –1 Peetero 3:18

Nneetaaga Okwenenya EbibiByange

Kale mwenenye, mukyuke,ebibi byammwe bisanguli-bwe. . . .

–Ebikolwa By’Abatume 3:19

Nteekwa okutwala Yesu olw’okukkiriza

Naye bonna abaamusembezayabawa obuyinza okufuuka abaana ba Katonda, be bakki-riza erinnya lye. –Yokaana 1:12

Nyinza Okuba Omukakafu kuBulokozi Bwange

Alina Omwana alina obula-mu. . . . –1 Yokaana 5:12

Ddala ddala mbagamba ntiAwulira ekigambo kyange, n’akkiriza oyo eyantuma, alinaobulamu obutaggwaawo, so ta-lijja mu musango, naye ng’a-vudde mu kufa okutuuka mubulamu. –Yokaana 5:24