1
Tukutule Olujegere Lw’enfaana Y’omu Nnyama Y’embizzi Omwana aba n’enfaana ezikulira munda mu ye. Enfaana: Enfaana y’omu nnyama y’embizzi (Taenia solium) ebeera mu byenda ebitono. Erya emmere yaffe era n’eweza obuwanvu bwa mmita 3 (futi 10). Obutulututtu bw’enfaana: obubeera ku bwongo, ku maaso oba ku binywa buviirako okugwa ensimbu, amaaso okuziba, okufa obusiwa oba ebinywa, omutwe ogubobba, okutabuka omutwe n’oluusi okufa. Amagi g’enfaana nkumi na nkumi gafulumira mu bubi. Obutundutundu bw’enfaana oyinza n’okubulaba mu bubi. Obutundu buno buta amagi enkumi n’enkumi mu bitundu obubi webube bugudde. Amagi g’enfaana gasaasaana mu bwangu ddala; era gagenda mu ttaka ne mu mazzi. Gatuuka ne ku ngalo zaffe, ku mmere ne mu mazzi ge tunywa. Kibbi nnyo okumira eggi ly’enfaana. Amagi g’enfaana gakula ne gafuuka obutulututtu ku bwongo, ku maaso ne ku binywa ne buviirako abantu okugwa ensimbu, amaaso okuziba, okufa obusiwa oba ebinywa, omutwe ogubobba, okutabuka omutwe n’oluusi okufa. Embizzi zirwala enfaana. Embizzi ezitaayaaya zirwala enfaana bwe zirya obubi bwabantu obulimu amagi g’enfaana. Ennyama y’embizzi eriko obutulututtu. Amagi gakula ne gafuuka obutulututtu ne bubeera mu nnyama y’embizzi. Abantu enfaana bazifunira mu kulya nnyama erimu obutulututtu buno nga teyidde bulungi. 1. Bulijjo kozesanga kaabuyonjo Gendanga mu kaabuyonjo osobole okulemesa amagi g’enfaana okuyingira mu mbizzi n’abantu abalala. 2. Naabaanga mu ngalo Amagi g’enfaana masirikitu nnyo okugalaba n’amaaso ate nga gasaasaana mu bwangu obuyitirivu. Awo nno naabaanga mu ngalo ne sabbuuni wamu n’amazzi amayonjo buli lw’ova mu kaabuyonjo era nga tonnakwata ku kyakulya. Ebibala n’enva endiirwa byonzenga bitukule. Amazzi ag’okunywa gafumbenga. 3. Genda awajjanjabirwa Bw’oba osuubira okuba n’enfaana, genda awajjanjabira ofune mangu ddala obujjanjabi. Eddagala eritta ebiwuka bw’ olimira lijja kutta enfaana era likuyambe obutazisaasaanya mu mbizzi na bantu balala. 4. Toleka mbizzi kutaayaaya Embizzi zo zikuumire mu kisibo oba ng’ozisibye ku nkondo zireme kulya bubi bwa bantu obulimu amagi g’enfaana. 5. Ennyama gikebere oba teriimu kabi Ennyama gyeekebejje okakase nga teriiko butulututtu. Ennyama eriko obutulututtu teteekwa kuliibwa wadde okutundibwa. 6. Ennyama gifumbe eggye bulungi Kirungu obutatuukako kabi okusinga okwejjusa. Ennyama y’embizzi eteekwa okufumbibwa n’eggyiira ddala n’eba nga n’emitendera gino 6 emyangu O L U J E G E R E L W E N F A A N A Y O M U N N Y A M A Y E M B I Z Z I USAID FROM THE AMERICAN PEOPLE This document is licensed for use under a Creave Commons Aribuon-Noncommercial-Share Alike 3.0 Unported License August 2014 This is a Luganda version of a poster ‘Let's break the pork tapeworm cycle’ produced by ILRI and Medical Research Council through the Internaonal Cyscercosis Coordinaon Center in 2005. Translaon from English by Anatoli Kirigwajjo

Tukutule Olujegere Lw’enfaana Y’omu Nnyama Y’embizzi (Let's break the pork tapeworm cycle)

  • Upload
    ilri

  • View
    448

  • Download
    2

Embed Size (px)

DESCRIPTION

This is the Luganda version of a poster ‘Let's break the pork tapeworm cycle’ produced by ILRI and Medical Research Council through the International Cysticercosis Coordination Center in 2005. http://www.slideshare.net/ILRI/lets-break-the-pork-tapeworm-cycle Translation from English by Anatoli Kirigwajjo.

Citation preview

Page 1: Tukutule Olujegere Lw’enfaana Y’omu Nnyama Y’embizzi (Let's break the pork tapeworm cycle)

Tukutule Olujegere Lw’enfaana Y’omu Nnyama Y’embizzi

Omwana aba n’enfaanaezikulira munda mu ye.

Enfaana: Enfaana y’omu nnyamay’embizzi (Taenia solium) ebeeramu byenda ebitono. Erya emmereyaffe era n’eweza obuwanvubwa mmita 3 (futi 10).

Obutulututtu bw’enfaana: obubeera ku bwongo, ku maaso oba ku binywa buviirako okugwa ensimbu, amaaso okuziba, okufa obusiwa oba ebinywa, omutwe ogubobba,okutabuka omutwen’oluusi okufa.

Amagi g’enfaana nkumi na nkumi gafulumira mu bubi. Obutundutundu bw’enfaana oyinza n’okubulaba mu bubi. Obutundu buno buta amagi enkumi n’enkumi mu bitundu obubi webube bugudde.

Amagi g’enfaana gasaasaana mu bwangu ddala; era gagenda mu ttaka ne mu mazzi. Gatuuka ne ku ngalo zaffe, ku mmere ne mu mazzi ge tunywa.

Kibbi nnyo okumira eggi ly’enfaana. Amagi g’enfaana gakula ne gafuuka obutulututtu ku bwongo, ku maaso ne ku binywa ne buviirako abantu okugwa ensimbu, amaaso okuziba, okufa obusiwa oba ebinywa, omutwe ogubobba, okutabuka omutwe n’oluusi okufa.

Embizzi zirwala enfaana. Embizzi ezitaayaaya zirwala enfaana bwe zirya obubi bwabantu obulimu amagi g’enfaana.

Ennyama y’embizzi eriko obutulututtu. Amagi gakula ne gafuuka obutulututtu ne bubeera mu nnyama y’embizzi.

Abantu enfaana bazifunira mu kulya nnyama erimu obutulututtu buno nga teyidde bulungi.

1. Bulijjo kozesanga kaabuyonjo Gendanga mu kaabuyonjo osobole okulemesa amagi g’enfaana okuyingira mu mbizzi n’abantu abalala.

2. Naabaanga mu ngalo Amagi g’enfaana masirikitu nnyo okugalaba n’amaaso ate nga gasaasaana mu bwangu obuyitirivu. Awo nno naabaanga mu ngalo ne sabbuuni wamu n’amazzi amayonjo buli lw’ova mu kaabuyonjo era nga tonnakwata ku kyakulya.

Ebibala n’enva endiirwa byonzenga bitukule. Amazzi ag’okunywa gafumbenga.

3. Genda awajjanjabirwa Bw’oba osuubira okuba n’enfaana,genda awajjanjabiraofune mangu ddala obujjanjabi. Eddagala eritta ebiwuka bw’olimira lijja kutta enfaana era likuyambeobutazisaasaanya mu mbizzi na bantubalala.

4. Toleka mbizzi kutaayaaya Embizzi zo zikuumire mu kisibo oba ng’ozisibye ku nkondo zireme kulya bubi bwa bantu obulimu amagi g’enfaana.

5. Ennyama gikebere oba teriimu kabi Ennyama gyeekebejje okakase nga teriiko butulututtu. Ennyama eriko obutulututtu teteekwa kuliibwa wadde okutundibwa.

6. Ennyama gifumbe eggye bulungiKirungu obutatuukako kabi okusinga okwejjusa. Ennyama y’embizzi eteekwa okufumbibwa n’eggyiira ddala n’eba nga

n’emitendera gino 6 emyangu

OLUJEGERE LW’ENFAANA Y’OMU NNYAMA Y’EMBIZZI

USAIDFROM THE AMERICAN PEOPLE

This document is licensed for use under a Creative Commons Attribution-Noncommercial-Share Alike 3.0 Unported License August 2014

This is a Luganda version of a poster ‘Let's break the pork tapeworm cycle’ produced by ILRI and Medical Research Council through the International Cysticercosis Coordination Center in 2005. Translation from English by Anatoli Kirigwajjo